OKUGGULAWO AMASOMERO: Ensisinkano y’abavunaanyizibwa ya nkya
Omukulembeze w'eggwanga bweyali alangirira omuggalo yategeeza nga bwekirina okutwala enaku 42 , nga wakutegeeza ekiddako nga abakugu bamaze okwetegereza embeera. Enaku zino zaggwako nga 11 omwezi guno era nga wabaddewo owkebuuza ekiddako naddala eri abantu abatakirizibwanga kuddamu kukola. Kati Minisita w'ebyamawulire Chris Baryomusni ategeezezza nga abantu bwebalina okulindirira okuwabulwa kw'omukulembeze wegwanga nga nolwekyo tebasaana kwesalirawo nga bwebaagala