OKUBINUKA OLW’OMWAKA 22: E Luwero bakutte 25 lwa kwokya bipiira
Poliisi mu bitundu bye Luwero eriko abantu 25 begombyemu obwala mu kiro ekikesezza olwaleero lwa kumenya meteeka. Abakwatiddwa basangiddwa benyigidde mu kukuma ebipiira nga baanirizza omwaka omujja. Herbert Kamoga abaddeyo nnyo okwetegereza embeera nga bwebadde nga banna Luwero baanirizza omwaka 2022.