Obusambattuko bwa 2020: Bobi wine akalaatidde aba NUP ku by’okumala ‘gagulibwa’
Robert Kyagulanyi Ssentamu afalaasidde abakulembeze mu NUP okulowoozanga ku bannaabwe abafiiriridde enkyuukakyuuka nga tebannalowooza kulya mu nsi yabwe lukwe. Bino abitegereza mu kusabira emyoyo gy'abannakibiina abattibwa mubujjagalalo obwaliwo ng’ennaku z'omwezi 18 ne 19 mu November wa 2020.