OBUNKENKE E KASANGA :Ab’eby’obulamu ne poliisi beebalamye omulambo
Wabaddewo akasattiro ku kukyalo Nabutiiti ekisingabibwa e Kansanga mu ggombolola y’e Makindye mu Kampala Poliisi bweyebalamye omulambo gw'omuwala asangiddwa ng’afiiridde mu nnyumba nga kiteeberezebwa nti yandiba nga yafudde EbolaKigambibwa nti'Omuwala ono ategeerekesse nga ye Shalma Nakato yasoose kusesema musaayiOluvannyuma’ebyobulamu bazze nebaggya Sampolo ku mulambo guno wabula nabo nebaguleka