OBULABIRIZI WE NAMIREMBE: Canon Moses Banja yalondeddwa abalabirizi
Kitegeerekese nga omulabirizi w'obulabirizi bw'e Namirembe alondeddwa olwa laeero Venerable Canon Moses Banja bwagenda okutuuzibwa ku bukulu buno nga 20 Decemba omwaka guno . Ono alondeddwa olukiiko lw'abalabirizi olwaleero okusikira Wilberforce Kityo Luwalira , nga olukiiko lwabalabirizi luno lutudde ku Dt Stephen's Cthedral e Naluwerere mu bulabirizi bwa East Busoga . Banja afuuse omulabirizi ow'omukaaga mu bulabirizi bwe Namirembe.