OBUKUUBAGANO MU MAKA: E Kanyanya waliwo asse muganziwe
Abatuuze b’e Wampamba e Kanyanya mu Ggombolola y’e Kawempe bakeeredde mu ntiisa oluvannyuma lw’okusanga ,mutuuze munnaabwe nga attiddwa mu bukambwe.
Kigambibwa nti ono yattiddwa muganziwe era Poliisi etandise okunoonyereza ku nsonga eno.