MWESENZA MU NTOBAZI: NEMA eriko beeragidde okumenya ebizimbe e Kira
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bw'ensi ekya NEMA kiliko bannanyini bizimbe ne poloti ezikulaakulanyizibwa bekiwade enaku abiri mu lumu zokka nga baamuse olutobazzi lw'omu Kimbejja e Kira Wabula abamu ku bannanyini bifo bino bategeezeza nga bwebalina ebyapa ku ttakka lino eranga . Pulaani zakakasibwa abavunaanizibwa ku by'okuzimba okuva ku disitulikiti ye wakiso ne munisipali ye Kira.