Museveni asekeredde abaagala okuggyako NRM n’eryanyi
Pulezidneti Yoweri Museveni agamba nti teri ajja kukozesa lyanyi kuggyako gavumenti ya NRM kati eri mu buyinza. Museveni okwogera bino abadde Kololo mu kukuza olunaku lw'abazira ng'omukolo gwetabiddwako abantu babale olw'okwerinda COVID-19.