Muganda wa Ssentebe e Rakai akwatiddwa
Poliisi mu district ye Kyotera ekutte muganda wa Ssentebe wa district eno nga ye Joseph Ssegirinya Kisekulo kubigambibwa nti abadde yenyigira mu bubbi okuli nokuteekawo loodi bulooka mu makubo saako okwenyigira mu misango gya Naggombola emirala. Ono mutuuze ku kyalo Mutukula-Kinankore ward mu town council ye Kyotera mu district ye Kyotera. Abengandaze bino babiyise bya bufuzi.