METROPOLITAN JERONYMOS MUZEEYI: Luuluno olugendo lwe okutuuka ku bwa ssaabasumba
Metropolitan Jeronymos Muzeeyi afuuse Ssaabasumba w’ekkanisa y’aba Orthodox mu Uganda owookusatu oluvannyuma lw’okutuuzibwa olwaleero. Tukutuusaako ebitonotono ebikwata ku gyenvudde wa Metropolitan Muzeeyi n’obuweereza bw’azze akola mu nzikiriza eno.