Mao ayogedde ebyaliwo nga bagenze okulaba Oulanyah mu America
Pulezidenti w’ekibiina kya DP Norbert Mao nga y’omu ku baasembayo okulaba ku mugenzi Jacob Oulanyah nga tannafa mu ggwanga ly'merica atubuulidde ku byaliwo. Wabula Mao agamba nti wadde nga ye ebigambibwa nti Oulanyah yaweebwa obutwa tebimanyiiko, abalumiriza nti ddala kituufu nabo tabawakanya.