Gavumenti erina weetuuse mu kuddaabiriza oluguudo lwa train
Gavumenti etegezeza nga bw’egenda okusasanya obuwumbi 1,100 okudabiriza enguudo z’eggaali y’omukka. Enteekateeka z’okudabiriza enguudo z’omukka zigenda mu maaso. Waliwo nenteekateeka okuzimba oluguudo lweggali y’omuka etambulira ku masanyalaze okuva e Kampala okutuuka e Kasese era nga luno lwakuwementa ensimbi endala obuwumbi 3000.