Faridah Nambi asiibye akunga bantu kumuwagira
Bannakibiina ki NRM bakukulumide ab'oludda oluvuganya okolegana n'ab'eby'okwerinda nga babasomooza.Bagamba nti kino kigenderedemu okusobola okufuna okusaasirwa eri abalonzi. Babade mu bitundu by'e Kanyanya okunonya obuwagizi eri Faridah Nambi abakwatide bendera mu kalulu k'e Kawempe. #NTVNews #Akawungeezi