Eyali ssaabalabirizi wabasoddokisi Yonah Lwanga ajjukiddwa
Eyali ssaabasumba wa Kelezia y'aba Othordox mu Uganda omugenzi Yonah Lwanga, ne gyebuli eno akyatenderezebwa olw'okulwaniriranga abantu ba bulijjo nga avumirira embeera gavumenti gye yabayisangamu. ono ajjukiddwa olwaleero ku kitebe kya Kelezia eno ekikulu e Namungoona, abasabi gye basabidde olunaku ono lweyafa lufuulibwe lukulu.