ETTEMU E KAWANDA: Omuvubuka asse kitaawe lwa kumusanga nga akuba nnyina
Abatuuze b’e Kawanda Kirinyabigo baguddemu entiisa omuvubuka ow'emyaka 17 bwatemye kitaawe okutuuka okufa. Kigambibwataata ne maama bafunye obutakkaanya nebatandika okulwaana omutabani okutaasa nnyina natemamu kitaawe. Ettemu lino libadewo mukiro ekikeeseza olwaalero ku ssaawa 6 e Kawanda kirinyabigo mu Wakiso.Omuvubuka ono yadduse nga kati Poliisi emuwenja