ENTIISA E MBALE: Babiri bafudde mu kiteeberezebwa butwa
Poliisi mu kibuga Mbale ategezeeza nga bwebakanye n'okunoonyereza ku kyaviiriddeko Ibra waigogo ow’e myaka 20 nemutabani we ow’emyaka 2 nga bano bombi batuuze be busanjjabwaka mu cell ya afia okufiira mu nju. Mukyala wa Ibra addusiddwa mu ddwaliro nga ali mu mbeera mbi era Kigambibwa nti bano baandiba nga baalidde Butwa.