ENTIISA E JINJA : Omukuumi bamusse ,emmundi bagitutte
Poliisi eri mu kunoonyereza abasse omuserikale w'ekitongole ky'obwannanyini ekikuumi , n’emmundu nebakuulita nayo .Poliisi etegeezezza nti abazigu bano balumbye ku saawa kumineemu ez'okumakya era nga omusirikale asangiddwa ku ssundiro ly'amafuta wabadde akuuma.