ENGUZI MU MAGYE: Museveni alagidde abaduumizi okugirwanyisa
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ategeezezza nga amagye bwegalimu obuli bw'enguzi .Museveni okuvaayo kiddiridde omusumba Joshua Lwere bwebabadde ku mukolo ogumu e Kololo okwogera ku buli bw'enguzi naye nga abikirira .Museveni alagidde abadduumizi b'amagye ku mitendera egyenjawulo okulwanyisa omuze guno .