ENDWADDE Z’ENSIGO: Weegendereze by’olya n’okunywa
Olwaleero ensi yonna lwekuzizza olunaku lwensigo, wabula olunaku luno werutuukidde nga bannayuganda ebitundu 90 ku kikumi ku abo abalwadde b'ensigo tebamanyi nti ensigo zaabwe ndwadde. Abakugu bakubirizza bannayuganda okwewala okutereka omusulo mu kawago okumala ebbanga eddene nokunywa sigala. n'omwenge kubanga biviirako ensigo okulwala