EMYAKA 22 KU ALIMANDA: Alex Twinomugisha kyaddaaki kkooti emuyimbudde
Ssaabawolereza wa Gavumenti ayimirizza emisango gy'obutemu egibadde givunaanibwa Alex Twinomugisha, nga ono amaze ku alimanda emyaka 22 mu kkomera e Luzira. Twinomugisha yakwatibwa mu october wa 1999 kubigambiwba nti yatta abayizi b'e Makerere basatu.