EKIZIMBE EKYATTA ABANTU: Minisita Kabanda ayagala nnyinikyo aliwe famire
Minister w'a Kampala Minsa Kabanda ayagala yinginiya ne nannyini kizimbe ekyagwa n'e kitta abantu e Ndejje bakwatibwe.
Kabanda ayagala era n'abantu abaakosebwa nabafiirwa abaabwe baliyirirwe nnyini kizimbe.
Okwogera bino ono abadde alambula kizimbe kino ekyaagwa ku lw'okutaano lwa wiiki ewedde.