EKIWAMBA BANTU: Waliwo famire ekukkuluma
Abatuuze b’e Kavule mu disitulikiti y’e Mpigi basattira lw’abanaabwe abagambibwa okuba nga bawambiddwa abantu ababadde mu mmotoka eyakazibwako erya Drone. Bagamba banoonyezaako ku Poliisi ez’enjawulo okuli neye Kireka , naye bategeezeddwa nga bwebataliyo.