EKIRWADDE KI COVID-19: Abasawo boogedde lwaki abakwatibwa bakendedde
Omweyubulo ogw’okusatu ogwa Covid ogukyakiddemu ennyo ekika ekya Omicron gukakkanye okusinziira ku beetegereza ekirwadde kino. Abakulu bagamba nti okugema kukoze kinene ku kunafuya Covid