EBYOKWERINDA MU KAMYUFU:Poliisi n’amagye nabo bakuumye emirembe
Kati byo eby’okwerinda bibadde gguluggulu okwetoloola ekibuga kampala nga NRM egonda mu maaso na kamyuufu kaayo ku bifo okubadde ekya Loodi Meeya, ne bassentebe ba zi division. Yo Mu zone 4 mu muluka gwe Mutungo abalonzi beyegeredde amafuukule oluvanyuma lw’abamu obutabeera mu nkalala z’abalonzi.