EBYA KYAGULANYI BIKAKASIDDWA: Emikono egimusemba okwesimbawo giyiseemu
Abantu abalala babiri kubegwanyiza entebbe y’obwa Pulezidenti akakiiko k'ebyokulonda kakasiza emikono gyebawaayo , nga kati basigadde kusunsulwa. Bano begase ku balala omunaana omuli n’omukulembeze w’e Ggwanga Yoweri Kaguta Museveni. Mu bakakasiddwa olwa leero mwemuli ne munna NUP Robert Kyagulanyi.