EBY’ABANTU ABAZZE BAWAMBIWA: Ab’ebyokwerinda baagala oludda oluvuganya luleete olukalala
Oluvanyuma lwakulira oludda oluwabula gavumenti okutwala mu palamenti olukalala lw'abawagizi ba NUP abaze bawambibwa, kitegerekese nga bwewabaddewo ensisinkano wakati w'aboludda oluvuganya , abebyokwerinda, saako n'abakulu okuva mu gavumenti. Ab'ebyokwerinda ne Gavumenti basabye aboludda oluvuganya okuddamu okutangaza kw'abo abakwatibwa, kubanga balowooza nti abamu bewangangusa nebadduka mu ggwanga