DR PAUL KAWANGA SSEMOGERERE: Waliwo abaagala abbulwemu oluguudo
Palamenti esiimye emirimu egyakolebwa Dr Paul Kawanga Ssemogerere. Wabaddewo ekiteeso ekireeteddwa olwaleero mu palamenti nga waliwo naabaagala abbulwemu oluguudo. Ababaka ba palamenti boogedde ku Ssemogerere nga omusajja ow’amazima era eyayagala ennyo eggwanga lye.