AZUULIDDWA MUFU: Eyabula ku Eid e Masaka bamusanze yasalwako omutwe
Poliisi y'e Nyendo Mukungwe eri ku muyigo gw’omusajja agambibwa okukakkana ku muganzi we n’amutemetema okukakana ng’amusse. Anoonyezebwa ye Moses Kironde ng’ono avunaanibwa okutta Sylivia Nakagaaju omubiri gwe n’agusuula mu kinnya.