ATAAKULABA: Nakate anyumya ku kukozesa ensimbi n’ensuwa
Ng’amasepiki, amasowaani n’ebikopo byetukozesa ensangi zino tebinajja waliwo abantu ab’edda by’ebakozesanga gamba ng’enssaka okufumba, olwendo olwakozesebwanga okusena amazzi g’okunywa ensuwa n’ensumbi mwebakimiranga amazzi n’ebirala ebiri ng’ebyo. Kati mu mboozi yaffe Ataakulaba olwaleero tuzizza ne Nalongo Nakatte ng’atunyumiza engeri gy’ebafumbiranga mu nsaka n’okukimira amazzi mu nsumbi n’ensuwa.