Ataakulaba!! Manya lwaki ekkanzu eyitibwa omuteganswera mu Buganda
Kyoka abaganda, ng’ekanzu emaze okufuuka ekyambalo kyabwe ddala bayagala bagifunire erinnya ery’ekiganda kwekugituuma omutegansweera, naye abaffe omanyi erinnya mutegasweera kweryava? Ye obadde omanyi lwaki ekooti eyambalirwa ku kanzu eyitibwa ekizibaawo? Ataakulaba