Ani atwala ekya AFCON? Abawagizi b’omupiira boogedde kye basuubira
Empaka z'ekikopo kya Africa zaakukomekkerezebwa ekiro kya leero nga banyini mu aba Ivory Coast battunka ne Nigeria ku fayinolo. Kati abawagzi b'omupiira ab'enjawulo batuwadde endowooza zaabwe ku ggwanga lye basuubira okwetikka ekikopo kino.