Among agamba abasawo ba sipiika Oulanyah baawa amagezi ayongerweyo
Amyuka Sipiika wa Palamenti Anita Among abuulidde Palamenti n’eggwanga okutwalira awamu nti sipiika Jacob Oulanyah mulwadde, era ali ku kitanda ebweru wa Uganda. Oulanyaha yajjanjabwak mu Uganda okumala akabanga okutuusa abasawo bulijjo abamukolako n’ab’eddwaliro ly’e Mulago lwe baawadde amagezi ayongerweyo ebweru