AKAKIIKO AKAKWASISA EMPISA: Zzaake agamba tekalina buyinza kumuwozesa
Omubaka wa Mityana Municipality, Francis Zaake, awakanya obuyinza bw’akakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa okumuwozeza. Zaake abadde ne ba looya be agumizza nga akakiiko nga bwe katalina buyinza kunoonyereza ku nneeyisa y'ababaka ebweru wa Palamenti.