Abanoonyi b’obubudamu balwanye, omu afudde abasukka mu 30 bafunye ebisago e Kiryandongo
Omuntu omu yakasiddwa okuba nga yafudde n’abalala 30 ne bagendera ku bisago mu kulwanagana okwabaluseewo wakati wabanweri n’abawarabu b’e Sudan abawangaalira mu nkambi yababundabunda e Kiryandongo. Tukitegedde nti okulwanagana kuno kwabadde ku mazzi n’ebisaawe omuzannyirwa emipiira kko n’ettaka. Enkambi eno okusinga ewangaaliramu abanoonyi bobubudamu okuva mu South Sudan ne Sudan.