40 balumiziddwa , babadde batambulira ku loole e Luuka
E LUUKA abasoba kumpi 40 oba n’okusobamukko batwaliddwa mu malwaliro ag’enjawulo oluvanyuma okujjanjabwa ebisago bye bafunidde mu kabenje ka loole ebadde ebattisse kyokka neegwa, n’eyeefuula. Loole eno ebadde abantu abasoba mu 100