Owa UPDF akutte omuwala wa myaka 8
Waliwo omujaasi wa UPDF ategerekese nga afande Mubiru atunuzza omwana ow’emyaka 8 mu mbuga ya sitaani mu district ye Kayunga.Kitegerekese nti sseduvuto ono yagombedwamu dda obwaala era nga akumibwa ku police e Kayunga.