OKULONDA KWA NRM:Abalonzi babadde babadde batono ddala
Akulira ekibina ki NRM mu Kampala Salim Uhuru alabudde abakulira ebyokulonda mu Kampala obutentetala kwenyigira mu mivuyo gyokuba akalulu nga bajjuza ebitaliyo.Newankubadde okulabula kuno kubaddewo okulonda mu Kampala tekujumbiddwa bantu nga bwekyasubiddwa.