Abatuuze e Kayuga batabuse nebabaako abatuuze babiri bebasse , saako okukoona amayumba mukaaga, nokutta ebisolo byawaka byona.
Ababiri abattiddwa bateeberezebwa okuba nga beebabadde babasuza ku tebuukye, era nga ne famire zaabwe ziri ku poliisi e Busaana wezeewogomye kubanga n’abo ab’ekyalo baagala kubatusaako bulabe