EMPAKA Z’EBIKONDE : Ssemujju ne Mugarura battunka nkya
Omukubi w'ebikonde David Ssemuju y'omu ku bapimiddwa olwaleero nga yetegekera olulwana lwe olwokusatu mu buzito bwa Super welter mu bikonde ebyensimbi. Semujju wakutunka ne Herbert Mugarura olunaku lwenkya e Lugogo okusalawo ani kyampiyoni w'obuzito buno.