YIGA OKUYIIYA: Kyasiimire yenyumiriza mu kukola “pizza”
Mu Yiga Okuyiiya katulabe Santrina Kyasiimire eyeegulidde erinnya mu kukola eky’okulya ekimanyiddwa nga pizza zaakolera awaka olwo n’alyoka azitwaliba ka kasitoma ababa bazimutumye. Ono agenda kutubuulira ku wa gyeyajja ekirowoozo nabutya bwakifunyeemu.