Omusomesa asangiddwa mufu mu makaage
Waliwo omusomesa, nga mutuuze ku kyalo Kikoni mu district ye Lwengo asangiddwa nga attiddwa mu bukambwe mu nju ye mu matumbi.Okusinziira ku batuuze entabwe yandiba nga yavudde ku ssente z'ekibiina z'abadde atereka.Poliisi ebakanye n’eddimu eryokunyonyereza kunfa yono.