YIGA OKUYIIYA: Justine yeeyagalira mu kutunda nyama ya mbizzi
Mu Yiga okuyiiya olwaleero katulabe Justine Bafumba eyasalawo okutunda enyama y’embizzi.
Mukiseera kino agamba, bangi abaamuvuma nebamutuuma n’amanya mungeri y’okumugerega kati bamwegomba.