Wuuno omuvubuka gw'ebatemako omukono nga kati avundira mu nnyumba yekka
Abatuuze b’e Kazo Central zone 1 mu Nabweru batubidde n’omutuuze eyafuna akabenje nga kati avunda amagulu.
Ono yatemebako omukono oluvanyuma lw’okufuna akabenje nga kati ate okugulu kwekusitudde, talina ayamba nga kati abatuuze bebamunoonyeza ku buyambi.
Omukazi yeyasooka okudduka bweyakitegeera nti bba bamutemyeko omukono ate n’embeera ye sinnungi.