TUWOONYE EKIZIBU KYA KAABUYONJO :Aba NUP badduukiridde ab'oku bizinga
Ab’okukizinga ky’e Lyabaana e Buvuma bafunye ku suubi ly’okufuna kaabuyonjo oluvanyuma lw’abakyala bannakibiina ki NUP okusitukiramu okubazimbira kaabuyonjo yabwe. Bano bagamba bamaze ebbanga nga baalajana ne kaabuyonjo kyoka nga tewali abayamba.