Okusomesa abagenda okufuna ssente z'e Myooga kuwedde
Gavumenti etegeezeza nga ebibinja by’abantu abaasaba ensimbi z’emyooga bwebagenda okutandika okuzifuna sabiiti ejja.
Bino byogeddwa Haruna kasolo bwabadde atongoza enteekateeka eno mu divison y’e Kawempe.
Ono afalaasidde abantu bulijjo obutanyooma ntandikwa ntono.