OKULWANYISA AKAWUKA MU MUGGALO: Abaana abazaaliddwa nako beeyongedde
Kizuuliddwa nga omuwendo gw’abantu abafuna akawuka akaleeta siriimu bwegukendedde ebitundu 60 ku kimu, nga kati abantu 104 bebasiigibwa akawuka kano buli lunaku. Era kitegeerekese nga omuggalo bwegukoze ekinene mukwongera okusaasanya akawuka ka siriimu, nga abaana 5000 beebafuna akawuka kano nga bazaalibwa mu mwaka gwa 2020.