Okugonjoola ensonga z'abasuubuzi: Bagala bakiikirirwe mu kusisinkana pulezidenti nga 24 May
Oluvanyuma lw’okusisinka abasuubuzi wiiki ewedde, pulezidenti yalagira basonyiyibwe engasi zonna ezibadde zaabateekebwako, okuyimiriza enkola ya EFRIS n’ebirala nga bweyekenenya ensonga olwo alyoke ababuulire eky’enkomeredde nga 7 May.
Kyoka nga luno terunatuuka pulezidenti wakusisinkana abavunanyizibwa ku musolo nga 24 May- wano a basuubuzi basabye pulezidenti nti okwewala okubaamu kyekubiira n’abasuubuzi bakiikirirwe