Okugabira abantu emmere abakosedwa omugalo gwa Ebola e Mubende ne Kassanda kutandise.
Emmere eno ewereddwayo gav’t nga eyita mu wofiisi ya ssaabaminisita - wabula okwawukanako nga gwegwali mu Covid - 19 nga abantu emmere bagyibasanza mu maka gaabwe kumulundi guno bano bebagyenonedde era nga basimbisiddwa lwakasota.