Obwa Kyabazinga buddukiridde abakyala e Jinja
Obwakyabazinga ne gav’t ya Butuluuki baduukiride abakyala abalina akawuka ka mukenenya. Bano nga beegattira mu kibiina omuli ba namwandu, bamulekwa ne bannakyeyombekedde babawadde ekyuma ekikola amapeesa, ebikopo, eby’okumatu, ebijiiko n’ebintu ebirala ebikolebwa mu mayembe g’ente.