OBULWADDE BWE MPANAMA E JINJA: Abasajja n'abaana abasoba mu 500 bakekejjana
Abasawo mu disitulikiti y’e Jinja bakakasiza nga obulwadde bwe Mpanama bwebwongedde okwegiriisiza mu batuuze okuli n’abaana abato, kyoka nga abasinga batya okugenda mu dwaliro.
Bino abasawo babizuulidde mu lusiisira lw’e by’obulamu lwebategese mu kibuga Jinja okujuna abetaaga okubeerwa, kyokka abasajja n’abaana abalenzi abasoba mu 500 bazze bakekejjana n’obulwadde bw’e Mpanama